مَآ اَصَابَكَ مِنْ حَسَنَةٍ فَمِنَ اللّٰهِ ۖ وَمَآ اَصَابَكَ مِنْ سَيِّئَةٍ فَمِنْ نَّفْسِكَ ۗ وَاَرْسَلْنٰكَ لِلنَّاسِ رَسُوْلًا ۗ وَكَفٰى بِاللّٰهِ شَهِيْدًا
mā aṣābaka min ḥasanatin fa minallāh(i), wa mā aṣābaka min sayyi'atin fa min nafsik(a), wa arsalnāka lin-nāsi rasūlā(n), wa kafā billāhi syahīdā(n).
Ekirungi kyonna ky’ofuna, kiva eri Allah, era ekibi kyonna ekikutuukako, kiva ku (musango) gwo. Twakutuma (Muhammad) ng’Omubaka eri abantu (bonna). Era Allah amala okuba omujulizi.
۞ وَمَآ اُبَرِّئُ نَفْسِيْۚ اِنَّ النَّفْسَ لَاَمَّارَةٌ ۢ بِالسُّوْۤءِ اِلَّا مَا رَحِمَ رَبِّيْۗ اِنَّ رَبِّيْ غَفُوْرٌ رَّحِيْمٌ
wa mā ubarri'u nafsī, innan-nafsa la'ammāratum bis-sū'i illā mā raḥima rabbī, inna rabbī gafūrur raḥīm(un).
Era nze ssiri (kulangirira) nga ndi wa ddembe (okuva mu nsobi), kubanga mu butuufu okwegomba bulijjo kutuusa mu bubi, okuggyako (okwegomba) Mukama wange kwe yasaasidde. Mazima Mukama wange Musonyiyi, Musaasizi nnyo.