وَهٰذَا كِتٰبٌ اَنْزَلْنٰهُ مُبٰرَكٌ مُّصَدِّقُ الَّذِيْ بَيْنَ يَدَيْهِ وَلِتُنْذِرَ اُمَّ الْقُرٰى وَمَنْ حَوْلَهَاۗ وَالَّذِيْنَ يُؤْمِنُوْنَ بِالْاٰخِرَةِ يُؤْمِنُوْنَ بِهٖ وَهُمْ عَلٰى صَلَاتِهِمْ يُحٰفِظُوْنَ
wa hāżā kitābun anzalnāhu mubārakum muṣaddiqul-lażī baina yadaihi wa litunżira ummal-qurā wa man ḥaulahā, wal-lażīna yu'minūna bil-ākhirati yu'minūna bihī wa hum ‘alā ṣalātihim yuḥāfiẓūn(a).
Era kino (Al-Qur’an), ekitabo kye twasindika n’emikisa eminene, kikakasa ebitabo ebyassibwa (okubikkulirwa) nga tebinnabaawo era bwe mutyo muwe okulabula eri (abatuuze b’e) Ummul Qura (Makka) n’abantu abakyetoolodde. Abantu abakkiriza mu bulamu obw’oluvannyuma lw’okufa mazima babukkiriza (Kur’an), era bulijjo bakuuma essaala zaabwe.
وَاَنْذِرْ عَشِيْرَتَكَ الْاَقْرَبِيْنَ ۙ
wa anżir ‘asyīratakal-aqrabīn(a).
Era okulabula eri abooluganda lwo ab’oku lusegere (Muhammad), .