7
Q.S An-Nur (24:7)
وَالْخَامِسَةُ اَنَّ لَعْنَتَ اللّٰهِ عَلَيْهِ اِنْ كَانَ مِنَ الْكٰذِبِيْنَ
wal-khāmisatu anna la‘natallāhi ‘alaihi in kāna minal-kāżibīn(a).
Era ekyokutaano (ekirayiro) kiri nti ekikolimo kya Allah kijja kumutuukako singa aba mu balimba.
9
Q.S An-Nur (24:9)
وَالْخَامِسَةَ اَنَّ غَضَبَ اللّٰهِ عَلَيْهَآ اِنْ كَانَ مِنَ الصّٰدِقِيْنَ
wal-khāmisata anna gaḍaballāhi ‘alaihā in kāna minaṣ-ṣādiqīn(a).
n’ekyokutaano (ekirayiro) nti obusungu bwa Allah bujja kumutuukako (omukyala), singa ye (bba) aba omu ku abo boogera amazima.