Islam Al-Haq: Kur'an ne Hadith
(Obusiraamu obutuufu)



36

Q.S Ar-Ra'd nga bwe yali (13:36)

وَالَّذِيْنَ اٰتَيْنٰهُمُ الْكِتٰبَ يَفْرَحُوْنَ بِمَآ اُنْزِلَ اِلَيْكَ وَمِنَ الْاَحْزَابِ مَنْ يُّنْكِرُ بَعْضَهٗ ۗ قُلْ اِنَّمَآ اُمِرْتُ اَنْ اَعْبُدَ اللّٰهَ وَلَآ اُشْرِكَ بِهٖ ۗاِلَيْهِ اَدْعُوْا وَاِلَيْهِ مَاٰبِ

wal-lażīna ātaināhumul-kitāba yafraḥūna bimā unzila ilaika wa minal-aḥzābi may yunkiru ba‘ḍah(ū), qul innamā umirtu an a‘budallāha wa lā usyrika bih(ī), ilaihi ad‘ū wa ilaihi ma'āb(i).

Era abo betwawa Ekitabo basanyukira ebyo ebikubikkuliddwa (Ayi Muhammad), era waliwo abamu (Abayudaaya n’Abakristaayo) abeegaana ebimu ku byo. Gamba nti, "Ndagiddwa okusinza Allah yekka so si kumugattako kintu kyonna. Gye mpita (abantu) era gy'ali gye nkomawo."