35
Q.S Ar-Ra'd nga bwe yali (13:35)
۞ مَثَلُ الْجَنَّةِ الَّتِيْ وُعِدَ الْمُتَّقُوْنَۗ تَجْرِيْ مِنْ تَحْتِهَا الْاَنْهٰرُۗ اُكُلُهَا دَاۤىِٕمٌ وَّظِلُّهَاۗ تِلْكَ عُقْبَى الَّذِيْنَ اتَّقَوْا ۖوَّعُقْبَى الْكٰفِرِيْنَ النَّارُ
maṡalul-jannatil-latī wu‘idal-muttaqūn(a), tajrī min taḥtihal-anhār(u), ukuluhā dā'imuw wa ẓilluhā, tilka ‘uqbal-lażīnattaqau, wa ‘uqbal-kāfirīnan-nār(u).
Olugero lw’eggulu olusuubizibwa abatya Katonda (lulinga olusuku), wansi waalyo emigga gye gikulukuta; bulijjo bibala era biba bisiikirize. Ekyo kye kifo ekisembayo eri abatya Katonda; so nga ekifo ekisembayo eri abantu abatakkiriza Katonda ye geyena.