83
Q.S Al-Anbiya (21:83)
۞ وَاَيُّوْبَ اِذْ نَادٰى رَبَّهٗٓ اَنِّيْ مَسَّنِيَ الضُّرُّ وَاَنْتَ اَرْحَمُ الرّٰحِمِيْنَ ۚ
wa ayyūba iż nādā rabbahū annī massaniyaḍ-ḍurru wa anta arḥamur-rāḥimīn(a).
Era (jjukira emboozi ya) Yobu, bwe yasaba Mukama we nti, "(Ayi Mukama wange), mazima, nfunye obulwadde, newankubadde nga Ggwe Mukama asinga okusaasira eri abasaasira bonna."