47
Q.S Yusufu (12:47)
قَالَ تَزْرَعُوْنَ سَبْعَ سِنِيْنَ دَاَبًاۚ فَمَا حَصَدْتُّمْ فَذَرُوْهُ فِيْ سُنْۢبُلِهٖٓ اِلَّا قَلِيْلًا مِّمَّا تَأْكُلُوْنَ
qāla tazra‘ūna sab‘a sinīna da'abā(n), famā ḥaṣattum fa żarūhu fī sumbulihī illā qalīlam mimmā ta'kulūn(a).
Ye (Yusufu) yagamba nti, “Mulima emyaka musanvu (muddiring’anwa) nga bulijjo, olwo buli ky’onookungulanga mukireka ku kikolo kyakyo okuggyako ekitono ky’olya.